26/10/2024
Nga owabavuka mu muluka gwa Bwaise 2 ntuse era nga ndi ku mukolo gwo okutuza Kago Haji salongo Magandazi e Kasangati ku mbuga ye ssaza kyadondo. Salongo Magandazi mutuze mu muluka gwaffe ogwa Bwaise 2 era nga muna Bwaise nina esanyu lingi olwa Kabaka waffe okutulengera nga bana Bwaise. Era tusanyukira wamu ne Kago Haji salongo Magandazi ku lwekula lye yatusse ko.
Kabaka waffe wangala.